Palamenti eddamu leero okutuula

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Olutuula lwa Palamenti luddamu ettuntu lyaleero era nga bino byebiteeso ebigenda okutunuulirwa.
1️⃣Okwogera kwa Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja ku wa Gavumenti wetuuse mukulwanyisa ekirwadde kya ssenyiga omukambwe owa lumiimamawugwe owa #Covid19.
2️⃣Okwanjula Alipoota eyekitundu ku kulambula amalwaliro okwakoleddwa Olukiiko lwa Palamenti nga yakusomwa Hon. Abdu Katuntu.
3️⃣Okwanukula ebibuuzo by’Ababaka ebitayanukulwa nga 14 July, 2021.
Share.

Leave A Reply