Owa Poliisi eyakuba omuwala oluyi bamusindise ku alimanda
Omusirakale wa Uganda Police Force ASP Clive Nsiima asimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi wa City Hall mu Kampala navunaanibwa omusango gwokukuba omuntu wamu nokwonoona ebintu.
Ono asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira.
Bya Christina Nabatanzi

