Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
News: Minisitule yebyentambula nenguudo mu Ggwanga eguddewo mu butongole olutindo ku mugga Katonga ku luguudo lwe Masaka okutandika okukozesebwa
News
Owa Poliisi eyakuba omuwala oluyi bamusindise ku alimanda
October 13, 2025 · Mubiru Ali
Omusirakale wa Uganda Police Force ASP Clive Nsiima asimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi wa City Hall mu Kampala navunaanibwa omusango gwokukuba omuntu wamu nokwonoona ebintu.
Ono asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira.
Bya Christina Nabatanzi