Omubiri gwa omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force DIGP Maj. Gen Paul Lokech gutikiddwa mu nnyonyi y’eggye lya UPDF okutwalibwa mu kyalo gyagenda okuziikibwa mu Disitulikiti y’e Pader.
Nolwaleero Dj Jet B agenda kubakuba omuziki muyite bute. ...
4
0
simbafm_ugSep 7
Kitalo! Omubaka omukyala owa Disitulikiti y`e Kisoro era Minisita Omubeezi ow`ebyokwerinda era avunaanyizibwa ku nsonga zabazirwanako Sarah Mateke afudde. #ffemmwemmweffe
Sports Updates; South Africa ekulembeddemu Uganda Cranes ggoolo 1 ngeteebeddwa Lyle Foster. South Africa 1-0 Uganda #AFCON2025Q #RSAUGA ...
27
0
simbafm_ugSep 6
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nalumiriza abasirikale ba Uganda Police Force bagamba nti be baali emabega w`obuvune obwatuusibwako. Ono agamaba kuliko DPC wa Kiira Police Division Kuzara Robert eyali adduumira ekikwekweto, omusirikale omulala gwagamba nti yeyakasuka akakebe ka tear gas Twesigye. Agambye nti bano wakubakuba mu mbuga z`amateeka. Bya Kamali James #ffemmwemmweffe
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nalumiriza abasirikale ba Uganda Police Force bagamba nti be baali emabega w`obuvune obwatuusibwako. Ono agamaba kuliko DPC wa Kiira Police Division Kuzara Robert eyali adduumira ekikwekweto, omusirikale omulala gwagamba nti yeyakasuka akakebe ka tear gas Twesigye. Agambye nti bano wakubakuba mu mbuga z`amateeka. Bya Kamali James #ffemmwemmweffe ...
26
0
simbafm_ugSep 6
Olwaleero mu Program Tokammalirawo ne Sureman Ssegawa tuluna Recho Rey tomusubwa! #ffemmwemmweffe
Olwaleero mu Program Tokammalirawo ne Sureman Ssegawa tuluna Recho Rey tomusubwa! #ffemmwemmweffe ...
7
0
simbafm_ugSep 5
Ku St Nicholas Othordox Church e Namungoona wewategekeddwa misa yokujaguza nga bwegiweze emyaka 3 bukyanga ArchBishop Jerommous Mzei atuuzibwa mu kifo kino oluvannyuma lwa ArchBishop Jonah Lwanga okuva mu bulamu bwensi. Bya Nasser Kayanja #ffemmwemmweffe
Ku St Nicholas Othordox Church e Namungoona wewategekeddwa misa yokujaguza nga bwegiweze emyaka 3 bukyanga ArchBishop Jerommous Mzei atuuzibwa mu kifo kino oluvannyuma lwa ArchBishop Jonah Lwanga okuva mu bulamu bwensi. Bya Nasser Kayanja #ffemmwemmweffe ...
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.