
Pulezidenti Museveni adduukiridde kaweefube w’emmwanyi terimba
14 — 06
Abawagizi b’Ababaka 3 abasindikiddwa e Luzira beyiye mu Kkooti
14 — 06Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Lwengo Cissy Namujju wamu Muhammad Mutembuli bagaaniddwa okweyimirirwa ate ye Akamba akiriziddwa okweyimirirwa nalagirwa okusasula obukadde 13 ezobuliwo.
Mwanyinna wa Mutembuli, Namukose Minsa asangiddwa nga talina bisaanyizo byeyimiria muntu ate wabula ye Namujju yalemereddwa okutuukiriza kokufuna ebbaluwa ya Ssentebe wa LC1 okukasa gyabeera.
Bya Christina Nabatanzi