Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 284 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Minisita Janet asiimye abakulembeze b’e Ntungamo

February 17, 2025 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku byenjigiriza n’emizannyo Janet Kataaha Museveni; “Bwetwasisinkanye Abakulembeze b’e Ntungamo nga ndi ne Muzeeyi, nasiimye amaanyi gebataddemu okukola enguudo zaffe. Bwotunuulira obunene bwa Ntungamo nekubeera ekitundu ekyensozi, twetaaga okufuna ebyuuma ebikola enguudo ebipya wamu n’amafuta agamala. Ebiriwo bikoze bulungi naye bikaddiye.”
#ffemmwemmweffe