Sipiika wa Palamenti Anita Among ayagala Gavumenti eveeyo ennyonyole lwaki emotoka nnyingi zirekebwa ku makubo so nga akawayiro 59 aka Road Act 2019 kawa Gavumenti obuyinza okuziggyawo mu ssaawa 2 ezo ezibeera ku nguudo mu bibuga ate ku nguudo zo mu kyalo essaawa 6 oba nnyini yo okusibwa emyaka 4 oba okusasula engasi ya 1,920,000/= oba byombi
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.