Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 322 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Kkooti ewadde Hon. Ssegiriinya ppaasipooti atwalibwe ebweru ajanjabwe

November 14, 2023 · Mubiru Ali
Kkooti Enkulu e Masaka kyaddaaki ekirizza okusaba okwateekebwayo Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegirinya Muhammad FANS PAGE ngayagala aweebwe ppaasippooti ye asobole okugenda okufuna obujanjabi ebweru w’Eggwanga.
Munnamateeka we Lawrence Kabuye yabaddewo ku lulwe okugifuna era nga ekiragiro kyaweereddwa Omulamuzi Lawrence Tweyanze. Ono ategeezezza nti ppaasipooti balina okugikomyaawo nga 15 January terunayita.