Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 440 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Nebwanasalawo Palamenti kugituuza mu luguudo wakati ejja kutuula wo – Sipiika Among

August 27, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among avuddeyo neyeyama okugenda mu maaso nokuyamba Famire y’omugenzi Jacob Oulanyah akaseera kanamala nga ye Sipiika wa Palamenti. Ono ategeezezza nti akyalinayo ekisanja ekirala kimu nga Sipiika era nga akola n’enteekateeka ezokusindika muwala wa Oulanyah, Katen Atim okugenda ebweru w’Eggwanga asome ‘Pediatrics’ kuba kino yakisuubiza kitaawe. Among ayongeddeko nti balayira okuyamba ku famire eno era nebakituukiriza bwebawagira Andrew okufuuka omubaka, ono agamba nti era bayamba ne ku mulenzi omuto okusoma nga kati bazzaako Atim agende asome.
Mu ngeri y’emu Sipiika alayidde nga entuula mu bitundu ebyenjawulo bwezitagenda kukoma yadde nga waliwo abazivumirira nga n’Ababaka ku ludda Oluvaganya abamu bagaanyi okuzetabamu nategeeza nti Palamenti esobola okusalawo okutuula awantu wonna mu Uganda nebwewaba mu makatti g’oluguudo.
#ffemmwemmweffe