Kkooti egobye ogubadde guvunaanibwa Omubaka Nsubuga Paul

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Dr. Winfred Nabisinde agobye omusango gwebyokulonda mwebaali bawakanyizibwa okulondebwa kwa Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP era omubaka wa Busiro North, Hon Nsubuga Paul ku bigambibwa nti yajingirira empapula z’obuyigirize.
Omulamuzi agamba nti wadde ono yaddamu ekibiina ekyomusanvu nakyuusa amannya naye yomu era alina obuyigirize obumala.
Share.

Leave A Reply