Kitalo!
Abaana babiri bafiiridde mu nkuba etonnye ngenaggwa mu ggulu oluvannyuma lwokutwalibwa mukoka booda booda kwebabadde batambulira ne nyabwe bweremeredde omugabo nebagwa mu mazzi negabatwala. Ye Nnyabwe nowa booda booda basimatuse. Enjega eno yagudde Masaka olunaku lweggulo.
Bya Maggie Kayondo
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.