Breaking
News: Ndyamaggwa kye ki?Musumugumba yani? Abeddira Endiisa akabbiro kaabwe Nnaabalya, kye ki? Engule 2026 News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta luno ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Omuwandiisi omukulu mu Minisitule yebyobulamu Dr. Diana Atwine avuddeyo nafulumya ekiwandiiko nategeeza nti Dr. Robert Candia tanayimirizibwa ku
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 729 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Category

Category: News

Sipiika mumuleke ayogere byayagala – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti, Owek. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nayanukula Sipiika wa Palamenti, Nnaanlongo Anita Annet…

Omulamuzi n’omuwaabi wa Gavumenti basindikiddwa ku alimanda lwa nguzi

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga…

Tuli ku nsonga yabawambibwa – LOP Mpuuga

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba ategeezezza nti Ababaka ku ludda Oluvuganya abakagenda mu…

Mulekerawo okuweebula ekitiibwa kya ssente ya Uganda – BOU

Bbanka enkulu eya Uganda erabudde abantu abagufudde omusono okukola ebimuli mu ssente netegeeza nti kino kiwewula ekitiibwa kye…

Obulamu bwa Mpaga butuyigiriza bingi – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Obulamu bw’Owek Joyce Mpanga butuyigiriza bino: Abazadde bazuule ebitone by’abaana ate babayambe okubikuza oba…

Abakungu okuva mu Bwakabaka betabye mu kusabira omugenzi Mpanga

Nnaabagereka, ba Nnaalinya, Abalangira, Abambejja, Omumyuka wa Katikkiro asooka, ba Katikkiro abaawummulu, Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna,…

Temujja kuntiisatiisa sinze nawamba abantu bammwe – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nategeeza Ababaka abamulumba ku mikutu gya social media ku kusalawo kweyakola okugoba…

Eyatta muganzi we akaligiddwa emyaka 30

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Henry Kaweesa Isabirye e Mukono awadde Mathew Kirabo ekibonerezo kyakusibwa myaka 30 mu kkomera…

Lwaki temubebuuzaako nga tebanafa? – Hon. Ogwal

Omubaka omukyala akiikirira Disitukiliki ye Dokolo, Cecilia Ogwal agugumbudde Ababaka abagambye nti bejjusa obuteebuuza ku Owek. Joyce Mpanga…