Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 526 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Tuli ku nsonga yabawambibwa – LOP Mpuuga

November 23, 2023 · Mubiru Ali
Akulira Oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba ategeezezza nti Ababaka ku ludda Oluvuganya abakagenda mu maaso n’okukiika mu Palamenti balina ensonga zaabwe ez’obuntu naye ssi za ludda luvuganya era ye ne banne bakyali bumu wadde nga waliwo abaagala okubaggya ku mulamwa.
Ono yewuunyizza omu ku Babaka abo eyavaayo nagamba nti eby’okuzira entuula za Palamenti biyamba kibiina kya
National Unity Platform nagamba nti oyo byayogerako tabitegeera kuba kino kya Bannayuganda abaawambibwa ne famire zaabwe.