Breaking
News: Abasigansimbi ababadde bateeka ekkolero mu kitundu omusulwa abantu, abakwasisa amateeka okuva mu Kampala Capital City Authority News: Amanda, ogaweze naye ebbeeyi yamafuta ne gas ogisaze? Abatukulembera bawukana ne Bannayuganda! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya Tinta Tinta ku abiri mu ettaano ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 174 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Category

Category: News

Abayizi bangi abasiba tution mu zzaala – Prof. Nawangwe

Ssenkulu wa Makerere University Prof. Barnabas Nawangwe yavuddeyo nategeeza nga abayizi abasiba mu 1000 buli mwaka abalemererwa okumalako…

Kitalo! Abantu 10 bafiiridde mu kabenje e Bugiri

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka M. Kananura avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo akabenje akagudde akawungeezi…

Nze kabwa ka Sipiika akalina okuboggolera abamulumba – Chris Obore

Omwogezi wa Palamenti Chris Obore avuddeyo; “Abo abalabisa mu mwoleso gwokumutimbagano ogwa #UgandaParliamentExhibition ennugu ebatta kuba Sipiika Anitah…

Poliisi etabuse ku kalango ka Jesa Jus

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga obukulembeze bwa Poliisi bwebuvumirira ne ssekuvumirira akalango…

Abgambibwa okutta Lwomwa omubuze basindikiddwa e Luzira

Abantu 5 okuli n’omuwandiisi mu Kkooti ya Kisekwa Milly Naluwenda basindikiddwa ku alimanda e Luzira ku misango egyekuusa…

Abaaliko ba RDC balaajanidde Pulezidenti Museveni

Abaliko ba RDC abasoba mu 30 nga ku bano kuliko ny Eric Sakwa bavuddeyo nebalajanira Pulezidenti Yoweri Kaguta…

NAGRC ewakanyizza ekyokuliyirira Minista Otafiire obuwumbi 76

National Genetic and Resources Centre and Data Bank – NAGRC&DB ewandiikidde Ssaabawolereza wa Gavumenti ngemulabula ku kyokuliyirira Minisita…

Mujjumbire okutwala abaana mukwabya ennyimbe – Katikkiro wa Nakinsige

Ssaalongo Noah Ssekirembe Kigongo, Katikkiro wa Nakinsige, asomesezza ku musomo gwokwabya olumbe. ▪︎Agamba nti abasiba ekifundikwa nga kya…

Abakyala mukole nnyo emirimu egibayamba okwekulaakulanya – Hon. Malende

Olunaku olwaleero Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kampala Hon. Shamim Malende yetabye ku mukolo ogutegekeddwa ekibiina ekimanyiddwa nga…