Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 238 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Mujjumbire okutwala abaana mukwabya ennyimbe – Katikkiro wa Nakinsige

March 9, 2024 · Mubiru Ali
Ssaalongo Noah Ssekirembe Kigongo, Katikkiro wa Nakinsige, asomesezza ku musomo gwokwabya olumbe.
▪︎Agamba nti abasiba ekifundikwa nga kya nkonokono, kireeta ebizibu mu Kika.
▪︎Omusika omukyala bamusumikira mu Nnyumba, akwasibwa ekibbo, endeku, n’akambe akaddugavu.
▪︎Saalongo tebamwambaza kifundikwa, wabula bakimukwasa mu ngalo.