Breaking
News: Omulondo mbu bwogulya ogejja ekitalabika! Omuwuulu ye musajja ayita ku ndiga ensajja nemulaawa! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa manyumya nebiwooma girindirire buli kiro ku ssaawa nnya. News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 267 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Abaaliko ba RDC balaajanidde Pulezidenti Museveni

March 11, 2024 · Mubiru Ali
Abaliko ba RDC abasoba mu 30 nga ku bano kuliko ny Eric Sakwa bavuddeyo nebalajanira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuvaayo okubataasa kuba embeera gyebayitamu sinyangu nga bagamba nti okusuulibwa kwabwe kwali kwakibwatukira nga tebalina kebetegekedde nga kati basanga obuzibu bwamaanyi okweyimirizaawo naddala mu byensimbi nti era ne mu bitundu gyebabeera tebakyawera.
Bano baagala Pulezidenti abafunireyo akasiimo akanabayamba okutandika obulamu obupya.