Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 238 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

NAGRC ewakanyizza ekyokuliyirira Minista Otafiire obuwumbi 76

March 10, 2024 · Mubiru Ali

National Genetic and Resources Centre and Data Bank – NAGRC&DB ewandiikidde Ssaabawolereza wa Gavumenti ngemulabula ku kyokuliyirira Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Gen. Kahinda Otafiire obuwumbi 76 ku ttaka lya Njeru Stock Farm lyakayanira nti lirye.
Minisita Otafiire agamba nti ettaka lino yaligula Christopher Lule, era nga Minisita yagenda ku ffaamu eno nga 19-January nalagira bakwate Dr. Carol Wabule Manager wa Farm eno ngavunaanibwa omusango gwokusalimbira ku ttaka lya Minisita.