Breaking
News: Abasigansimbi ababadde bateeka ekkolero mu kitundu omusulwa abantu, abakwasisa amateeka okuva mu Kampala Capital City Authority News: Amanda, ogaweze naye ebbeeyi yamafuta ne gas ogisaze? Abatukulembera bawukana ne Bannayuganda! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya Tinta Tinta ku abiri mu ettaano ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 317 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Category

Category: News

Balaam njakumuyigiriza okwambala essuuti ne ttaayi – Hon. Sseggona

Hon. Medard Lubega Sseggona (Busiro East) avuddeyo nayaniriza okulondebwa kwa Barugahara Balaam Ateenyi ku bwa Minisita Omubeezi avunaayizibwa…

Baafuna bukadde 50, Sseggona 118 yaziggyeewa – Hon. Dombo

Hon. Emmanuel Dombo nga ye Dircetor of Information and Publicity owa National Resistance Movement – NRM; “Batugamba nti…

LOP Ssenyonyi azizzaayo ssente ezenaku 4

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza Bannamawulire nga…

Poliisi yetaaga obuwumbi obusoba mu 7 okugula ennamba eza digito

Under Secretary mu Uganda Police Force Aggrey Wunyi avuddeyo nategeeza Palamenti nga Poliisi bweyetaaga obuwumbi 7 n’obukadde 714…

Burora ngenda kumugobera ddala kuba tawuliriza – Hajji Kakande Yunus

Omuwandiisi omukulu mu Office of the Presidnet Hajji Yunus Kakande avuddeyo nategeeza nti alina enteekateeka zokugobera ddala omumyuuka…

UTB yetaaga obuwumbi 6 okuleeta Bannamawulire okutereeza ekifaananyi kya Uganda

Executive Director wa Uganda Tourism Board Lilly Ajarova avuddeyo nategeeza  Palamenti nga bwebetaaga obuwumbi 5 basobole okufuna emikutu…

Abakozi ba Equity Bank 4 bavunaaniddwa okunyaga obuwumbi 6

Abakozi ba Equity Bank Uganda 4 basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti evunaana abalyake nebavunaanibwa omusango gwokugera bbanka…

Okufa kwange tukujja kulemesa ba Spire balala kuvaayo – Dr. Jimmy Spire Ssentongo

Dr. Jimmy Spire Ssentongo aka Spire Cartoons avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X; “Nkimanyiiko nti Palamenti ya Uganda…

Poliisi eyongezza ku kirabo kyoyo anabatuusa ku Luggya Tabula

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga agamba nti Luggya Bbosa Tabula ebbanga lyamala nga yekukumye n’ekibi…