Breaking
News: Abasigansimbi ababadde bateeka ekkolero mu kitundu omusulwa abantu, abakwasisa amateeka okuva mu Kampala Capital City Authority News: Amanda, ogaweze naye ebbeeyi yamafuta ne gas ogisaze? Abatukulembera bawukana ne Bannayuganda! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya Tinta Tinta ku abiri mu ettaano ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 253 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Category

Category: News

Omusumba w’Abalakole eyasobya ku mwana namusiiga siriimu asibiddwa emyaka 40

Omusumba w’Abalokole Prophet Kimera Elijah James owa Faith Centre Church of All Nations e Lusanja mu Wakiso asindikiddwa…

Kitalo! Abayizi 4 bafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo

Kitalo! Abaana 4 bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo ky’essomero lya Victory Nursery and Primary School mu…

Omubaka Malende agabidde Abasiraamu ebyokusibulukukirako

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya @National Unity Platfrom Hon. Shamim Malende olunaku olwaleero agabidde Abasiraamu ku Muzigiti…

Kitalo! Omuyizi omu afudde abalala babuuse na bisago

Abayizi abasoba mu 100 ab’essomero lya Kasoolo St Paul SS ababadde bagenda okuzannya omupiira bagudde ku kabenje oluvanyuma…

LOP Ssenyonyi weebale, e Lubowa bazzeemu okuzimba – Sipiika Among

Sipiika wa Palementi Anitah Among yavuddeyo nalangirira ng’okuzimba eddwaliro ly’e Lubowa bwekwazzeemu oluvannyuma lw’emyaka 2, era neyebaza nnyo…

Sijja kuvvunnamira balyake – Anderson Burora

Abadde RCC wa Lubaga Burora Herbert Anderson eyawumuziddwa okumala akabanga; “Okuwumuzibwa kwange kwavudde ku kunenya Sipiika engeri gyasaasanyamu…

NEC eronze Hon. Zaake okusirikira Hon. Mpuuga

Akola nga Pulezidenti wa National Unity Platform Dr. Lina Zedriga Waru avuddeyo nafulumya ekiwandiiko oluvannyuma lwa NEC okutuula…

Abakolera abasiyazi tebajja kuntiisatiisa – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nategeeza nti ebigambibwa nti akozesa bubi offiisi ye wamu n’obuli bwenguzi mu…

Pressure aziddwayo ku alimanda e Luzira

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi agaanye okusaba kwa Musana Ibrahim aka Pressure 247 okwokweyimirirwa nga…