Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
News
Kitalo! Abayizi 4 bafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo
March 18, 2024 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abaana 4 bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo ky’essomero lya Victory Nursery and Primary School mu Ttawuni y’e Busia n’abalala 2 nebaweebwa ebitanda nga bali mu mbeera mbi. Kigambibwa nti omuliro gukutte ekisulo ky’abalenzi mu kiro ekikeesezza olwaleero.