Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 310 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Omusumba w’Abalakole eyasobya ku mwana namusiiga siriimu asibiddwa emyaka 40

March 18, 2024 · Mubiru Ali
Omusumba w’Abalokole Prophet Kimera Elijah James owa Faith Centre Church of All Nations e Lusanja mu Wakiso asindikiddwa mu kkomera amaleyo emyaka 40 lwakusobya ku mwana owemyaka 16 namusiiga akawuka akaleeta mukenenya.
Kkooti ekitegeddeko nti Omusumba w’Abalokole ono omwana omuwala yamufunyisa olubuto nazaala balango, so ngera yali muganzi wa Maama we nga naye yegatta naye.