Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 339 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Burora ngenda kumugobera ddala kuba tawuliriza – Hajji Kakande Yunus

March 20, 2024 · Mubiru Ali
Omuwandiisi omukulu mu Office of the Presidnet Hajji Yunus Kakande avuddeyo nategeeza nti alina enteekateeka zokugobera ddala omumyuuka wa RCC owa Lubaga Burora Herbert Anderson nga entabwe eva ku byeyayogera ku buli bwenguzi n’okukozesa obubi offiisi ngalumba Sipiika Among ne Palamenti.
Hajji Kakande agamba nti yayita Burora namuyimiriza ku mulimu naye kati agenda kumusindikamu Reward and Sanctions Committee okumuyimiriza era abeere nga afuna kitundu kyamusaala eyo yenkola bwebajja okuyita okubagoba. Ayongerako nti yamuyita emirundi 4 mu offiisi ye namuwa amagezi okukomya byayogera wabula nagaana nasalawo okumuwummuza wabula nti kati agenda kumwongerayo amugobere ddala.