Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 339 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

UTB yetaaga obuwumbi 6 okuleeta Bannamawulire okutereeza ekifaananyi kya Uganda

March 20, 2024 · Mubiru Ali

Executive Director wa Uganda Tourism Board Lilly Ajarova avuddeyo nategeeza  Palamenti nga bwebetaaga obuwumbi 5 basobole okufuna emikutu gy’amawulire egy’Ensi yonna okusobola okutereeza ekifaananyi kya Uganda mu byobulambuzi oluvannyuma lwa UPDF okuvaayo netegeeza nga bwewaliwo abayeekera ba ADF abessozze Uganda nekigendererwa kyokuwoolera. UTB egamba nti abalambuzi batandise dda okusazzaamu ennambula zaabwe oluvannyuma lwokulangirira kuno.

Ajarova agamba nti bwebaleeta Bannamawulire okuva ebweru bajja kulaga ekifaananyi ekituufu nti Uganda terina buzibu.