Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 310 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Abakozi ba Equity Bank 4 bavunaaniddwa okunyaga obuwumbi 6

March 20, 2024 · Mubiru Ali

Abakozi ba Equity Bank Uganda 4 basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti evunaana abalyake nebavunaanibwa omusango gwokugera bbanka nebaginyaga obuwumbi 6 mu obukadde 200 nga beyambisa unsecured loan zebakiriza nebaziwa abantu abatatuukiriza bisaanyizo. Bano kuliko; Musiime Julius – Head of Agency Banking, Erina Nabisubi – Relationship Manager, Ssemwogere Fred – Banker ne Tumuhimbise Cresent – Relationship Officer kigambibwa nti bano bekobaana ne ne Consultant okubba ssente zino.
Bano bavunaaniddwa emisango okuli okufuna ssente mu lukujjukujju wamu ne money laundering.
Bya Christine Nabatanzi