Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 218 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Baafuna bukadde 50, Sseggona 118 yaziggyeewa – Hon. Dombo

March 21, 2024 · Mubiru Ali

Hon. Emmanuel Dombo nga ye Dircetor of Information and Publicity owa National Resistance Movement – NRM; “Batugamba nti ababaka ba Palamenti baafuna obukadde ataano ataano, Omubaka Sseggona bamusanze nezisingako awo. Mulimu abaafuna enyingi okukira ku baanabwe? Oba alina abalala beyafunira?” Yasinzidde ku bakanaabe abakwatiddwa olwokubba obukadde 118 okuva mu motoka ya Hon. Sseggona gyeyali abalekedde okwoza.