Breaking
News: Abasigansimbi ababadde bateeka ekkolero mu kitundu omusulwa abantu, abakwasisa amateeka okuva mu Kampala Capital City Authority News: Amanda, ogaweze naye ebbeeyi yamafuta ne gas ogisaze? Abatukulembera bawukana ne Bannayuganda! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya Tinta Tinta ku abiri mu ettaano ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 427 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Category

Category: News

Poliisi ekutte agambibwa okubba emu ku motoka ezakozesebwa mu NAM

Uganda Police Force yavuddeyo nekakasa okukwatibwa kwa Ddereeva wa Ministry of Health- Uganda, Mathias Tumusiime kubigambibwa nti yabba…

Mu Palamenti waliyo okulya – Lt. Gen. Elwelu

Abadde omumyuuka w’omuduumizi w’eggye lya UPDF Lt. Gen. Peter Elwelu bwabadde ayogereka eri bammemba ba Wazelendo mu lukungaana…

Nzize kukolera Bavubuka bonna mu Ggwanga – Balaam

Barugahara Balaam Ateenyi avuddeyo; “Sizze mu Lukiiko lwa Baminisita kunkunga bavubuka kwegatta ku MK Project oba PLU wabula…

Namubuuza ssente gyeyazijja okuzimba eddwaliro nangamba mu ssomero – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nabuuza Sipiika wa gyeyajja ssente okuzimba kino. Nanzijukiza nti namuyambako okuzimba essomero. Nangamba nti…

Abantu nga Among si kyekizibu kya Uganda – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Abantu nga Sipiika Anita Among si kyekizibu. Ekizibu kya kyennyini be bantu abenkwe abakolera…

Pulezidenti weebale kukuza muto wange Muhoozi – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Anitah Among; “Njagala okukwebaza nnyo (Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni) olwokukuza muto wange (mwanyinaze Muhoozi Kainerugaba)…

Pulezidenti Museveni aguddewo eddwaliro erizimbiddwa Sipiika Among

Omukulembeze w’Eggwanga Yoweri Kaguta Museveni akuutidde abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo okukomya okulinda nga Gavumenti okubaako kyebakolera abantu wabula…

Eyaliko Omulabirizi we Mukono Bishop Micheal Solomon Ndawula Ssenyimba, aziikiddwa ku lutikko e Mukono.

Obwakabaka bakulembeddwamu Katikkiro Charles Peter Mayiga era yatuusizza obubaka bwa Kabaka. Kamalabyonna asabye abantu abakuguse, abakulembeze b’eddiini, n’abakulembeze…

Pulezidenti Museveni webale kunonda ku bwa Minisita – Agens Nandutu

Omubaka Agnes Nandutu “Njagala okwebaza Omukulembeze w’Eggwanga olwokumpa omukisa okuweereza ku mutendera guno omunene mu Gavumenti nga Minisita.Yadde…