Breaking
News: Ziizino ensozi ezimira abantu singa tebakkiriza bibagambibwa nga tebannazirinnya.
News: Gasimbagane-Rwomushana- Abasuubuzi befaako bokka, lwaki tebalwanirira bannaabwe ababagulako?
News: Omuhiikirwa wa Tooro Calvin Armstrong Rwomiire Akiiki alekulidde nga agamba Obukama bususse okweyawulamu ngabavudde ne ku mulamwa gwokuweereza
News
Nzize kukolera Bavubuka bonna mu Ggwanga – Balaam
March 25, 2024 · Mubiru Ali
Barugahara Balaam Ateenyi avuddeyo; “Sizze mu Lukiiko lwa Baminisita kunkunga bavubuka kwegatta ku MK Project oba PLU wabula nzize kugonjoola kusomoozebwa kwebasanga. Njakutuuka mu buli kitundu kya Ggwanga okuyamba Abavubuka n’abaana.”