Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 216 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Pulezidenti weebale kukuza muto wange Muhoozi – Sipiika

March 23, 2024 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anitah Among; “Njagala okukwebaza nnyo (Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni) olwokukuza muto wange (mwanyinaze Muhoozi Kainerugaba) okufuuka CDF. Ffe tukiririza mu linnya lya Kitaffe, omwana n’omwoyo.
Tukyaliwo naawe Taata, bwonotugamba okweyongerayo tujja kudda eri omutabani nga tulungamizibwa omwoyo omutukuvu.”