Breaking
News: Abasigansimbi ababadde bateeka ekkolero mu kitundu omusulwa abantu, abakwasisa amateeka okuva mu Kampala Capital City Authority News: Amanda, ogaweze naye ebbeeyi yamafuta ne gas ogisaze? Abatukulembera bawukana ne Bannayuganda! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya Tinta Tinta ku abiri mu ettaano ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 443 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Katikkiro asisinkanye Bannakibiina kya NUP

Katikkiro Charles Peter Mayiga ategeezezza Bannakibiina kya National Unity Platform nti Mmengo eyaniriza buli muntu awatali kwawula mu…

Abasiraamu babakubye emiggo e Kololo

Abasiraamu abeyiye ku Kisaawe e Kololo okufuna ebintu byokusiibulukuka ebibaweereddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bavuddeyo bekokkola enkola egobereddwa…

Sipikka ebya NUP okugoba Mpuuga abigobye

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among avuddeyo nalemesa ekibiina kya National Unity Platform okuggyayo Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba…

Omubaka Malende aduukiridde abasuubuzi b’omukatale e Nakawa

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende adduukiridde abasuubuzi b’omu katale e Nakawa…

Sirina buzibu na Pulezidenti wange – Hon. Mpuuga

Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Sirina buzibu bwonna ne Pulezidenti w’ekibiina kyange. Bwaba Pulezidenti ngalina ensonga yonna nange genda…

Sirina gyendaga nkyali mu NUP – Hon. Mathias Mpuuga

Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Njagala okutegeeza obukulembeze bwa National Unity Platform, bammemba wamu n’e Bannayuganda mwenna nti National…

Mukaseera kano tulina kulwana kukyuusa Ggwanga – Hon. Mpuuga

Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Njakugabana n’obukulembeze bwa National Unity Platform byendowooza nti Ekibiina kyange nange bwetusobola okweyambisa eri…

Ababaka muli ba Kibiina si ba gundi, olwo bwetutalibaawo? – Hon. Mpuuga

Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Saagala Mubaka yenna mmemba wa National Unity Platform okubeera nti ono wa Mpuuga oba…

Amaanyi twandibadde tugateeka Mw. Museveni ayagala okutondawo obwakabaka – Hon. Mpuuga

Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Embeera nga bweri mu Ggwanga akaseera kano tukiraba nti Gen. Museveni atulaze mu lwatu…