Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 315 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Mukaseera kano tulina kulwana kukyuusa Ggwanga – Hon. Mpuuga

March 26, 2024 · Mubiru Ali
Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Njakugabana n’obukulembeze bwa National Unity Platform byendowooza nti Ekibiina kyange nange bwetusobola okweyambisa eri enkyuukakyuuka gyetuluubirira olwakadde akatono ketulina wamu nobwetaavu bwokwegatta okusoboola okuleetawo enkyuukakyuuka mu Ggwanga.
Kati obwanga tulina kubwolekeza kulaba nti wabaawo enkyuukakyuuka mu mateeka g’ebyokulonda ne Ssemateeka okuyamba banaffe abali ebweru w’Eggwanga okwenyigira mu byokulonda okusinga okukyuusa ekigendererwa ekikolebwa abantu abeyagaliza ebyabwe.”