Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 346 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Pulezidenti Museveni webale kunonda ku bwa Minisita – Agens Nandutu

March 22, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka Agnes Nandutu “Njagala okwebaza Omukulembeze w’Eggwanga olwokumpa omukisa okuweereza ku mutendera guno omunene mu Gavumenti nga Minisita.Yadde abantu bangi tebalina kyebali bandabamu, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ye alina kyeyandabamu era nononda ng’omu ku bantu 100 abomugaso mu Ggwanga era nkoze kyonna kyensobola okuweereza Eggwanga lino. Nalibadde mpeereza bulungi okusingawo naye wabaddewo okusoomooza, nkoze kitono naye kale nina omukululo gwendeseewo mu kifo webanteeka.”

Nandutu asabye Pulezidenti Museveni okumusonyiwa mwebyo byeyakolera ensobi ngaweereza nga Minisita era namusuubiza nti wakusigala ngawagira ekibiina kya NRM yadde ngamuggyeeko obwa Minisita.