Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 333 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Eyaliko Omulabirizi we Mukono Bishop Micheal Solomon Ndawula Ssenyimba, aziikiddwa ku lutikko e Mukono.

March 22, 2024 · Mubiru Ali

Obwakabaka bakulembeddwamu Katikkiro Charles Peter Mayiga era yatuusizza obubaka bwa Kabaka.
Kamalabyonna asabye abantu abakuguse, abakulembeze b’eddiini, n’abakulembeze b’ensu, naabo abalina obuvunaanyizibwa obwenjawulo, okwettanira enteekateeka z’Obwakabaka nga Bishop Micheal Ssenyimba bwakoze.
Kikulu nnyo okutegeera ennono n’obuwangwa bwo, n’obuvunaanyizibwa bwolina mu kaweefube w’okuzza Buganda ku ntikko, nga bBishop Ssenyimba bwabadde abyenyigiramu obutereevu newankubadde abadde munnaddiini.