Breaking
News: Ffe bwetuba twasalawo kulonda Pulelzidenti Museveni bino sibyansikirano era gwetujja okukomako, sijja kukuba ngalo za mwana nabazzukulu News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 395 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Category

Category: News

Omwami w’Essaza Bugerere atuuziddwa wamu n’Abamyuka be atuuziddwa

Omwami w’Essaza Bugerere atuuziddwa wamu n’Abamyuka be atuuziddwa ye Samuel Ssemugooma Ssengooba, Omumyuka we asooka Hajji Bashir Ziraba,…

Eyasobya ku muyizi w’e Kyambogo yasooka kwekatankira Viagra

Omuwaabi wa Gavumenti avuddeyo nategeeza Kkooti olunaku olwaleero nti omusomesa ku Ssetendekero wa Kyambogo Dr. Eron Lawrence eyasobya…

KCCA muzzeeyo kasasiro wammwe – Mmeeya Fabrice

Mmeeya wa Entebe Municipality Fabrice Rulinda akulembeddemu Abakiise ku Lukiiko lwa Entebe Municipality okugaana ebimotoka bya kasasiro ebibadde…

Baminisita basaana kutwalibwa batendekebwa bamanye kyebalina okukola – Hon. Odur

Omubaka akiikirira Erute South Jonathan Odur avuddeyo nasaba abakulu mu State House okuvaayo bategekeyo omusomo gwokutendeka ba Minisita…

Poliisi ekutte ekibinja ky’abavubuka abagambibwa okumenya amayumba

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwekoze ekikwekweto mu Kampala Metropolitan South nekwata…

Uganda yakafiirwa obuwumbi 638 lw’Ababaka butawa musolo

Minisitule y’Ebyensimbi evuddeyo netegeeza nti okusalawo okwakolebwa obutaggya ku Babaka ba Palamenti musolo ku musaala gwebafuna kyaviirako Uganda…

Tetujja kugenda ku Poliisi, Nabbanja ajje wano e Kiteezi – Batuuze

Abatuuze e Kiteezi bavudde mu mbeera nga bawakanya ekiragiro kyokugenda okusisinkana Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister ku…

Ab’e Lusanja bagaanyi okubamenyera amayumba okukola ekkubo erituuka e Kiteezi

Bannanyini mayumba wamu n’abapangisa ku Kyalo Lusanja mu Disitulikiti y’e Wakiso bavudde mu mbeera nga bawakanya ekiragiro kya…

Poliisi efulumizza olukalala lwabafiiridde mu njega y’e Kiteezi

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango afulumizza olukalala lw’abantu abafiiridde mu njega eyagudde e Kiteezi nga bano…