Bannanyini mayumba wamu n’abapangisa ku Kyalo Lusanja mu Disitulikiti y’e Wakiso bavudde mu mbeera nga bawakanya ekiragiro kya Gavumenti ekyokumenya ennyumba zaabwe okukola ekkubo tulakita ziwettiiye zisobole okuyitamu okutuuka ku kyalo ekirinaanye wo eky’e Kiteezi awagudde enjega kasasiro bweyabumbulukuse naggwiira amayumba.
Abatuuze bagamba nti tebalina gyebagenda kudda ne famire zaabwe.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.