Breaking
News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,397 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Baminisita basaana kutwalibwa batendekebwa bamanye kyebalina okukola – Hon. Odur

August 14, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Erute South Jonathan Odur avuddeyo nasaba abakulu mu State House okuvaayo bategekeyo omusomo gwokutendeka ba Minisita bamanye kyebalina okukola kuba akizudde nti bangi ku bbo tebamanyi kyebalina kukola nga bangi ku bbo ne mu offiisi tebabeeramu.
Ono agamba nti bwogenda mu offiisi zaabwe abayambi baabwe bakusaba owandiike akapapula bwebakamutwalira nakiraba nti Mubaka wa Palamenti yazze olwo nga yebuzaabuza nebwobaweereza obubaka tebakwanukula.