Besigye yetaaga kukebera mutwe – Hon. Komakech

Omubaka akiikiria Aruu South County, Christopher Komakech avuddeyo nategeeza nti Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye ekyokusalawo okuzira ekyokulya kyoleka omuntu ayagala okwetta nti era kyoleka omuntu atawanyizibwa ekirwadde ekyobwongo bwatyo nakubiriza Bannamateeka ba Besigye wamu naba Famire ye okufuba okulaba nti afuna obujanjabi okuva mu bakungu b’emitwe wamu n’okubudaabudibwa.

The Aruu South County MP, Christopher Komakech has claimed that Dr. Kizza Besigye’s decision to go on hunger strike points to someone who is suicidal and battling mental illness, and he urged Besigye’s lawyers and family to ensure that he receives medical help from the psychiatrists.
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply