Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,461 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Uganda Police Force e Nateete ekutte Abdu Sserugo 26, ku bigambibwa nti abadde yeyita kyatali oluvannyuma lwokutiisatiisa okukuba abantu amasasi ku

April 23, 2026 · Radio Simba

🚨 Uganda Police Force e Nateete ekutte Abdu Sserugo 26, ku bigambibwa nti abadde yeyita kyatali oluvannyuma lwokutiisatiisa okukuba abantu amasasi ku Northern Bypass e Busega.
Sserugo yakwatibwa nga 21-April-2026 oluvannyuma lwokweyita owebyokwerinda ngatiisatiisa abantu.
Abebyokwerinda bakwata Sserugo gwebasanga nebasitoola enjigirire wamu n’ebyambalo ebyefaananyiriza eby’aamggye okwali engatto ne T-shirt ya SFC.
Ebyakazuulwawo biraga nti ono yandiba omu ku kibinja kyabamenyi b’amateeka abanyagulula abantu ku luguudo lwa Northern Bypass.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News