Erias Lukwago nga ye Munnamateeka wa Dr. Besigye avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Face Book nategeeza nga Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwagiddwa mu kkomero e Luzira mu motoka agafemulago natwalibwa mu Ddwaliro eryobwannanyini e Bugoloobi oluvannyuma lwembeera ye okutabuka.
Lukwago; “More prayers for Dr.Besigye currently at a private medical facility in Bugoloobi where he was rushed in an ambulance after his health condition deteriorated.”