Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 243 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Omusajja yetugidde ku muti e Kasubi

June 7, 2023 · Mubiru Ali
Abatuuze mu bitundu by’e Kasubi Masiro zone 3 baguddemu ekyekango enkya yaleero bwebakeeredde ku mulambo gw’omusajja atemera mu gy’obukulu 30 nga kigambibwa nti ono yeetugidde ku muti e Kasubi.
Ono alabiddwa abayise ababadde bakedde okugenda okukukalabya egyabwe era nebatemya ku Poliisi.