Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 236 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

kayihura wakudda mu kkooti nga 11 feb

Abasirikale ba Poliisi 6 nga ku bano kuliko eyali adduumira Flying squard Herbet Muhangi , Nickson Agasirwe, Col.…

sipiika agezaako kuyisa mu opposition lugaayu – mao

Omukulembeze wa Democratic Party Norbert Mao alumbye Sipiika wa Palimenti olw’okuyisa olugaayu mu bukulembeze bw’oludda oluvuganya Gavumenti era…

Kitalo

Kitalo! 😔Sr Hilda Tibaridenka, abadde akulira essomero lya St. Theresa Namilyango Girls’ School, afudde. Ono yafiiridde mu ddwaliro…

bayiiridde omusuubuzi asidi

Abatuuze mu kabuga k’e Nnyendo okumpi n’ekibuga Masaka baguddemu ekyekango abantu abatannategeerekeka bwebazingiriza mutuuze munaabwe John Bosco Ssemujju…

abatuuze bekalakaasizza lw’amasanyalaze

Abatuuze b’e Kireka mu zooni C ku luguudo lw’e Kinnawattaka begugunze ne bakuma omuliro mu luguudo wakati lwa…

bobi wine okuyimba ekiyamba eggwanga musango – pastor male

Pastor Male: Bobi Wine bwayimba oluyimba, lufuuka ddi ekizibu? Bobi Wine ayimba kukunyigirizibwa okugenda mu maaso mu Ggwanga.…

amaggye gakubye ab’e Kanyanya

Abatuuze b’e Kanyanya mu muluka gw’e Kawempe balaajanye ku ngeri amaggye gye gabatulugunya nga ba bakutte ekiro bano…

ebbago eppya kukulonda lireeteddwa

Ebbago ly’etteka erigenda okuggya obuyinza ku Bibiina by’ebyobufuzi okweronderanga akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti, ba Kkamisona ne…

mujjuze mangu ebifo bya kcca – Lukwago

Omuloodi Mmeeya wa Kampala, Ssalongo Erias Lukwago asabye abavunaanyizibwa ku kulonda abakulembeze b’oluuyi olw’okikugu mu Kampala Capital City…