Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 202 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

bobi wine okuyimba ekiyamba eggwanga musango – pastor male

January 9, 2019 · Mubiru Ali

Pastor Male: Bobi Wine bwayimba oluyimba, lufuuka ddi ekizibu? Bobi Wine ayimba kukunyigirizibwa okugenda mu maaso mu Ggwanga. Oluyimba luno lutusigamu omwyo ggw’eggwanga. Oluyimba lw’Engule lutuukira ddala bulungi kukusoomozebwa n’ebizibu ebiruma Bannayuganda omuli obukenuzi, ebyobulamu bibi n’ebirala. Kyemugamba yasoose okuyimba, kibiiki kyakoze? Abantu abalaga ffenna ekitunyiga.
Bayibuli etukiriza okuvaayo okulwanirira abayinike n’abanyigirizibwa. Tulaba Bannabyabufuzi bangi buli lunaku nga beyambisa ebyawandiikibwa mu Bayibuli nga babijuliza okutuukiriza ensonga zaabwe, lwaki ye Bobi Wine tasaanye kukola kyekimu?!