Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 201 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

ebbago eppya kukulonda lireeteddwa

January 9, 2019 · Mubiru Ali

Ebbago ly’etteka erigenda okuggya obuyinza ku Bibiina by’ebyobufuzi okweronderanga akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti, ba Kkamisona ne ba Ssentebe b’obukiiko liwedde okuteekebwateekebwa era akadde konna lyakwanjulirwa olukiiko olukulu lw’eggwanga.
Okusinziira ku mubaka w’ekibuga Kabale Andrew Ajah Baryayanga awomye omutwe mu bbago lino, agamba nti era lyakulaba nga ababaka abatalina kibiina bakiikirirwa ku lukiiko olufuzi olwa Palamenti