Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 201 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

mujjuze mangu ebifo bya kcca – Lukwago

January 9, 2019 · Mubiru Ali

Omuloodi Mmeeya wa Kampala, Ssalongo Erias Lukwago asabye abavunaanyizibwa ku kulonda abakulembeze b’oluuyi olw’okikugu mu Kampala Capital City Authority – KCCA okuyita mu bwangu bajjuze ebifo ebirimu abakuuma entebe, kisobozese emirimu gy’ekitongole okutambula.
Lukwago abadde akwasibwa alipoota y’akakiiko ka KCCA akalondoola ensasaanya y’ensimbi y’omuwi w’omusolo erambise nga okuwandiisa abantu abakozi mu mwaka gwa 2017/18 bwekwalimu emivuyo.