Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

amaggye gakubye ab’e Kanyanya

January 9, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze b’e Kanyanya mu muluka gw’e Kawempe balaajanye ku ngeri amaggye gye gabatulugunya nga ba bakutte ekiro bano bagamba nti bekubirako dda enduulu ewa GISO we Kanyanya akulira amaggye mu kitundu ekyo naye teba yambiddwa.

Abatuuze bongeddeko nti amaggye gano bwegaba gakola ebikwekweto tebaba na Poliisi ekintu kyebagambye nti kyabulabe kiteeka obulamu bwabwe mu matigga kuba Poliisi yetegeera abantu bo mukitundu era bebamanyi n’engeri gye bakwatamu omuntu wa bulijjo naye amagye enkwata gye babakwata babanga abakwata abatujju.