sipiika agezaako kuyisa mu opposition lugaayu – mao

Omukulembeze wa Democratic Party Norbert Mao alumbye Sipiika wa Palimenti olw’okuyisa olugaayu mu bukulembeze bw’oludda oluvuganya Gavumenti era namusaba aleme kukola bintu bikontana n’amateeka.
Mao okwogera bino kiddiridde okusika omuguwa okuliwo wakati w’obukulembeze bw’oludda oluvuganya Gavumenti mu Palimenti ne Sipiika nga bwekuusa ku nkyukakyuka mu bukulembeze bwakakiiko ka COSASE.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Gavumenti yakuyamba abalimi