Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 203 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

bayiiridde omusuubuzi asidi

January 9, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze mu kabuga k’e Nnyendo okumpi n’ekibuga Masaka baguddemu ekyekango abantu abatannategeerekeka bwebazingiriza mutuuze munaabwe John Bosco Ssemujju ne bamuyiira asidi.
Ssemuju baamuteeze ng’ava ku mulimu ne bamuyiira asidi ku mutwe, mu bulago ne ku mugongo.
omwogezi wa poliisi e Masaka Lamecka Kigozi akakasiza obulumbaganyi buno n’ategeeza nga Poliisi bwetandise okukola okunonyereza ku baani abali emabega w’ekikolwa kino.