Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 248 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Persis Namuganza naye awagidde ekyokuggya obwesige mu ba KKamisona

Minisita omubeezi owettaka avunaanyizibwa ku nsonga zamayumba Persis Namuganza asekeredde ba Kkaminsona ba Palamenti olw’okukemererwa okuyimirira ku bigambo…

IGP ne DIGP abaggya bakwasiddwa offiisi mu butongole

Ekiriwo kati: Okuwaayo offiisi wamu n’okutuuza abaggya Inspector General of Police ne Deputy Inspector General of Police. Omukolo…

Poliisi ekutte abavubuka 15 e Kira

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakoze ekikwekweto oluvannyuma lwokutemezebwako nekwata…

Poliisi eyise abakulembeze ba NUP mu Lukiiko ku bbalaza

Omwogezi wa National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force wamu n’amaggye bwebabalemesezza okwolekera…

Bannakibiina kya NUP 2 basimbiddwa mu Kkooti e Njeru

Bannakibiina kya National Unity Platform Wanikina Fostine ne Mumbya Hussein olunaku lw’eggulo batwaliddwa mu Kkooti y’omulamuzi w’e Njeru.…

Bannayuganda ababadde basiranira e Myanmar bakomezeddwawo mu Ggwanga

Bannayuganda abawerera ddala 23 abakukusibwa nebatwalibwa mu Ggwanga lya Myanmar bakomezeddwawo okwaboobwe ngenteeka eno yakoleddwa Gavumenti ya Uganda…

Bannakibiina kya NUP abakwatiddwa e Kamuli basindikiddwa ku alimanda

Bannakibiina kya National Unity Platform 13 abakwatiddwa olunaku lweggulo e Kamuli, olunaku olwaleero basinbiddwa mu Kkooti nebavunaanibwa emisango…

Poliisi esudde emisanvu mu makubo agoolekera e Pallisa

Uganda Police Force esudde emisanvu ku luguudo lwa Tirinyi – Mbale ngekebera emotoka eziva ku ludda lw’e Iganga…

Poliisi etandise okuyigga abakwatiddwa ku katambi nga bakuba omusajja

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti okunoonyereza ku bikolwa ebyakwatiddwa ku katambi…