Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 398 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Bannayuganda ababadde basiranira e Myanmar bakomezeddwawo mu Ggwanga

May 24, 2024 · Mubiru Ali
Bannayuganda abawerera ddala 23 abakukusibwa nebatwalibwa mu Ggwanga lya Myanmar bakomezeddwawo okwaboobwe ngenteeka eno yakoleddwa Gavumenti ya Uganda ngeyita mu Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga zebweru.
Bano babadde baggalirwa Tachileik, Myanmar, oluvannyuma lwokulimbibwalimbibwa nti bagenda kubafunira emirimu egisasula ensimbi empitirivu.
Bya Shanita