Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 198 listening Simba FM Live
News

Bannakibiina kya NUP 2 basimbiddwa mu Kkooti e Njeru

May 24, 2024 · Mubiru Ali

Bannakibiina kya National Unity Platform Wanikina Fostine ne Mumbya Hussein olunaku lw’eggulo batwaliddwa mu Kkooti y’omulamuzi w’e Njeru. Okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa kwayongezeddwayo okutuusa nga 6-June-2024 oluvannyuma lw’omulamuzi n’omuwaabi wa Gavumenti obutalabikako.