Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live
News

Poliisi eyise abakulembeze ba NUP mu Lukiiko ku bbalaza

May 24, 2024 · Mubiru Ali

Omwogezi wa National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force wamu n’amaggye bwebabalemesezza okwolekera e Pallisa nga babasaliddeko ku lutindo lwa Ssezibwa ku luguudo lw’e Kayunga.
Ayongeddeko nti abakulira Poliisi babawandiikidde nga babayita mu lukiiko nabo ku bbalaza. Ono ategeezezza nti bajja kugendayo bongere okubannyonyola bategeere lwaki abalala bakirizibwa okutambula naye abakulembeze ba NUP tebakirizibwa.